Font Size
Zabbuli 79:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 79:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Baliraanwa baffe batuyisaamu amaaso,
era tufuuse ekisekererwa eri abo abatwetoolodde.
Zabbuli 80:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 80:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Otufudde eky’okusekererwa mu baliraanwa baffe,
n’abalabe baffe ne batuduulira.
Ekyamateeka Olwokubiri 28:37
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ekyamateeka Olwokubiri 28:37
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
37 (A)Olifuuka ekintu ekyesisiwaza, ekinaanyoomebwanga era ekinaasekererwanga mu mawanga gonna Mukama gy’anaabanga akulazizza.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.