Font Size
Zabbuli 6:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 6:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Emmeeme yange ejjudde ennaku.
Olirindirira kutuusa ddi olyoke onnyambe?
Ekyamateeka Olwokubiri 32:36
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ekyamateeka Olwokubiri 32:36
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
36 (A)Mukama Katonda alisalira abantu omusango mu bwenkanya,
alisaasira abaweereza be,
bw’aliraba ng’amaanyi gonna gabaweddemu,
omuddu n’ow’eddembe nga tewasigadde n’omu.
Zabbuli 135:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 135:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Kubanga Katonda aliggyako abantu be omusango,
era alisaasira abaweereza be.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.