Add parallel Print Page Options

35 (A)Nalaba omuntu omubi era omukambwe ennyo, naye nga buli ky’akola kimugendera bulungi,
    ng’agimuse ng’omuti ogukulidde mu ttaka eggimu,
36 (B)naye teyalwawo n’abula,
    ne mmumagamaga buli wantu, nga talabikako.

Read full chapter

35 I have seen a wicked and ruthless man
    flourishing(A) like a luxuriant native tree,
36 but he soon passed away and was no more;
    though I looked for him, he could not be found.(B)

Read full chapter

10 (A)Omutuukirivu alisanyuka ng’alabye bamuwalanidde eggwanga,
    olwo n’ebigere bye ne bisaabaana omusaayi ogw’abakola ebibi.

Read full chapter

10 The righteous will be glad(A) when they are avenged,(B)
    when they dip their feet in the blood of the wicked.(C)

Read full chapter

(A)Olitunuulira butunuulizi n’amaaso go;
    n’olaba ekibonerezo ky’omukozi w’ebibi.

Read full chapter

You will only observe with your eyes
    and see the punishment of the wicked.(A)

Read full chapter

11 (A)Amaaso gaalaba bbugwe ng’agwa ku balabe bange;
    n’amatu gange gawulidde akabi akatuuse ku abo abanjigganya.

Read full chapter

11 My eyes have seen the defeat of my adversaries;
    my ears have heard the rout of my wicked foes.(A)

Read full chapter