Font Size
Zabbuli 34:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 34:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Abatuukirivu bakoowoola Mukama n’abawulira
n’abawonya mu byonna ebiba bibateganya.
Zabbuli 34:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 34:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Nanoonya Mukama, n’annyanukula;
n’ammalamu okutya kwonna.
Zabbuli 34:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 34:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 Omunaku ono yakoowoola Mukama n’amwanukula,
n’amumalako ebyali bimuteganya byonna.
Engero 24:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 24:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Omuntu omutuukirivu ne bw’agwa emirundi omusanvu, addamu n’ayimuka,
naye abakozi b’ebibi basuulibwa mu mitawaana.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.