Zabbuli 106:31
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
31 (A)Ekyo ne kimubalirwa nga kya butuukirivu
emirembe gyonna.
Abaruumi 4:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Ebyawandiikibwa bitugamba bitya? Ibulayimu yakkiriza Katonda ne kimubalirwa okuba obutuukirivu.
Read full chapter
Abaruumi 4:20-24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Teyabuusabuusa kisuubizo kya Katonda mu butakkiriza, naye yaweebwa amaanyi lwa kukkiriza; n’agulumiza Katonda. 21 (B)Yakakasiza ddala nti Katonda kye yasuubiza asobola okukituukiriza, 22 (C)era bwe kityo ne kimubalirwa okuba obutuukirivu. 23 Naye tekyawandiikibwa ku lulwe yekka nti, “Kyamubalirwa okuba obutuukirivu;” 24 (D)naye era naffe, abakkiririza mu oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe mu bafu.
Read full chapter
Abaggalatiya 3:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Ibulayimu yakkiriza Katonda ne kimubalirwa okuba obutuukirivu.
Read full chapter
Yakobo 2:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)n’ekyawandiikibwa ne kituukirizibwa ekigamba nti, “Ibulayimu yakkiriza Katonda, ne kimubalirwa okuba obutuukirivu, era n’ayitibwa mukwano gwa Katonda.”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.