Font Size
Zabbuli 103:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 103:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Ng’eggulu bwe litumbidde ennyo waggulu w’ensi,
n’okwagala kwe bwe kuli okunene bwe kutyo eri abo abamutya.
Zabbuli 103:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 103:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Kitaawe w’abaana nga bw’asaasira abaana be,
ne Mukama bw’atyo bw’asaasira abo abamutya.
Engero 8:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 8:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Okutya Mukama kwe kukyawa ekibi;
nkyawa amalala n’okwemanya,
n’obuteeyisa bulungi n’enjogera ey’obubambaavu.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.