Font Size
Yoswa 12:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yoswa 12:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)n’ow’e Kedesi | omu, |
ne kabaka w’e Yokuneamu ku Kalumeeri | omu, |
Okubala 35:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okubala 35:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebibuga eby’Okuddukirangamu
6 (A)“Ku bibuga bye muligabira Abaleevi kugenda kubeerako ebibuga mukaaga eby’okuddukirangamu, omuntu asse omuntu nga tagenderedde. Okwo mulyoke mwongereko ebibuga amakumi ana mu bibiri.
Read full chapter
Yoswa 20:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yoswa 20:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Awo ne baawulako ebibuga bino: Kedesi mu Ggaliraaya mu nsi ey’ensozi eya Nafutaali, ne Sekemu mu nsi ey’ensozi eya Efulayimu, ne Kiriasualuba, ye Kebbulooni mu nsi ey’ensozi eya Yuda.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.