Yokaana 14:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)nange ndisaba Kitange n’abawa Omubeezi omulala anaabeeranga nammwe emirembe n’emirembe,
Read full chapter
Yokaana 14:26
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
26 (A)Naye Omubeezi, Mwoyo Mutukuvu, Kitange gw’alituma mu linnya lyange, bw’alijja alibayigiriza ebintu byonna era alibajjukiza byonna bye nabagamba.
Read full chapter
Yokaana 14:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Mwoyo ow’Amazima ensi gwe teyinza kufuna, kubanga temulaba era temumanyi. Naye mmwe mumumanyi kubanga abeera nammwe, era anaabeeranga mu mmwe.
Read full chapter
1 Yokaana 5:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Waliwo okukakasa kwa mirundi esatu:
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.