Olubereberye 25:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Ibulayimu yafa ng’akaddiyidde ddala, nga musajja awangaalidde ddala obulungi.
Read full chapter
Genesis 25:8
New International Version
8 Then Abraham breathed his last and died at a good old age,(A) an old man and full of years; and he was gathered to his people.(B)
Olubereberye 49:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)Yakobo bwe yamala okukuutira batabani be, n’azaayo ebigere bye mu kitanda, n’assa omukka ogw’enkomerero n’afa n’akuŋŋaanyizibwa eri abantu be.
Read full chapter
Genesis 49:33
New International Version
33 When Jacob had finished giving instructions to his sons, he drew his feet up into the bed, breathed his last and was gathered to his people.(A)
Olubereberye 15:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Naye ggwe oligenda mirembe eri bajjajjaabo; oliziikibwa ng’owangaalidde ddala nnyo.
Read full chapter
Genesis 15:15
New International Version
Olubereberye 25:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Batabani be Isaaka ne Isimayiri ne bamuziika mu mpuku ey’e Makupeera, mu nnimiro ya Efulooni, mutabani wa Zokali Omukiiti, ebuvanjuba bwa Mamule;
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.