Font Size
Okuva 20:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okuva 20:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Tobivuunamiranga so tobisinzanga. Kubanga, nze Mukama Katonda wo ndi Katonda wa buggya; mbonereza abaana olw’ebibi bya bakitaabwe n’ebya bajjajjaabwe okutuusa ku mulembe ogwokusatu n’ogwokuna ogw’abo abankyawa.
Ebyabaleevi 26:39
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebyabaleevi 26:39
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
39 (A)N’abo ku mmwe abanaabanga basigaddewo banaakoozimbiranga mu nsi z’abalabe bammwe olw’ebibi byabwe, era balikoozimba n’olw’ebibi bya bakitaabwe.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.