Add parallel Print Page Options

(A)Waliwo okukolima, n’okulimba, n’okutta,
    n’okubba, n’okukola eby’obwenzi;
bawaguza,
    era bayiwa omusaayi obutakoma.

Read full chapter

19 (A)“ ‘Mukama Katonda kyava ayogera bw’ati nti, Nga bwe ndi omulamu, ndireeta ku mutwe gwe ekirayiro kye yanyooma, n’endagaano yange gye yamenya.

Read full chapter

(A)Mmwe abantu ba Isirayiri abafuula obwenkanya okuba eky’okufumwa obufumwa
    mutulugunya obutuukirivu.

Read full chapter