Add parallel Print Page Options

10 (A)Era ng’enkuba bwetonnya
    n’omuzira ne gugwa okuva mu ggulu
n’ebitaddayo,
    wabula ne bifukirira ettaka, ebirime ne bikula,
ne bimerusa ensigo z’omusizi,
    era ne biwa omuli emmere,

Read full chapter

12 (A)“Kubanga ensigo erikula bulungi, n’omuzabbibu gubale ekibala kyagwo, n’ettaka lireetenga ekimera kyalyo, n’eggulu lireetenga omusulo gwalyo. Nange abantu bange abaasigalawo ndibawa ebintu ebyo byonna nga gwe mugabo gwabwe.

Read full chapter