Isaaya 17:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)“Awo olulituuka ku lunaku luli, ekitiibwa kya Yakobo kirikendeera;
era akoggere ddala.
Koseya 9:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Ekitiibwa kya Efulayimu kiribuuka ne kigenda ng’ekinyonyi
nga tewali kuzaala, newaakubadde okuba olubuto newaakubadde okufuna olubuto.
Isaaya 7:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Kubanga Damasiko ge maanyi ga Busuuli
era ne Lezini ge maanyi ga Damasiko.
Mu bbanga lya myaka nkaaga mu etaano
Efulayimu kiribetentebwatentebwa nga tekikyali ggwanga.
Isaaya 7:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Kubanga ng’omwana bw’aba nga tannamanya kugaana kibi n’alondawo ekirungi, ensi eza bakabaka ababiri bootya erisigala matongo.
Read full chapter
Isaaya 8:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Kubanga omwana nga tannamanya kugamba nti, ‘Taata’, oba ‘Maama’, obugagga bw’e Ddamasiko n’omunyago gwe Samaliya birinyagibwa kabaka w’e Bwasuli.”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.