Genesis 24:31-33
Revised Geneva Translation
31 And he said, “Come in you blessed of the LORD. Why do you stand outside, seeing I have prepared the house and room for the camels?”
32 Then the man came into the house; and he unsaddled the camels and brought straw and provision for the camels, and water to wash his feet and the men’s feet who were with him.
33 Afterward, the food was set before him. But he said, “I will not eat until I have said my message.” And he said, “Speak on.”
Read full chapter
Olubereberye 24:31-33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
31 (A)Labbaani n’amugamba nti, “Jjangu gwe aweereddwa Mukama omukisa. Lwaki obeera eno? Ntegesse ennyumba era n’ekifo ky’eŋŋamira.”
32 (B)Awo, omusajja n’alaga ku nnyumba, n’asumulula eŋŋamira, ne baziwa essubi n’ebyokulya ne bamuleetera n’amazzi ye n’abasajja be yali nabo banaabe ebigere. 33 Oluvannyuma ne bamuleetera emmere alye. Kyokka ye n’agamba nti, “Sijja kulya nga sinnayogera kindeese.”
Labbaani n’amugamba nti, “Yogera.”
Read full chapter© 2019, 2024 by Five Talents Audio. All rights reserved.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.