Ezeekyeri 33:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)n’alaba ekitala nga kijja eri ensi, n’afuuwa ekkondeere ng’alabula abantu,
Read full chapter
Yoweeri 2:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okulabula ku Lunaku lwa Mukama Olujja
2 (A)Bakabona mufuuyire ekkondeere mu Sayuuni.
N’akagombe ak’okulabula kavugire ku lusozi lwange olutukuvu.
Buli muntu yenna mu ggwanga akankane olw’entiisa,
kubanga olunaku lwa Mukama lusembedde,
era lunaatera okutuuka.
1 Abakkolinso 14:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Era singa omufuuyi w’eŋŋombe tafuuwa ddoboozi Iitegeerekeka, ani ayinza okweteekerateekera olutalo?
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.