Font Size
Engero 21:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 21:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Okufuna obugagga n’olulimi olulimba,
mpewo buwewo etwalibwa eruuyi n’eruuyi era mutego gwa kufa.
Engero 11:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 11:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Obugagga tebugasa ku lunaku olw’okusalirwako omusango,
naye obutuukirivu buwonya okufa.
Engero 11:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 11:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 Omuntu omutuukirivu ddala alifuna obulamu,
naye oyo akola ebitali bya butuukirivu alifa.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.