Font Size
Ekyamateeka Olwokubiri 31:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ekyamateeka Olwokubiri 31:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Mukama Katonda wo yennyini y’ajja okukukulembera mu kusomoka. Ajja kuzikiriza amawanga ago agali emitala, nga naawe olaba, olyoke obatwaleko ensi yaabwe. Yoswa yennyini naye yajja okukukulembera mu kusomoka, nga Mukama bwe yagambye.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 13:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebikolwa by’Abatume 13:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)N’azikiriza amawanga musanvu agaabeeranga mu nsi ya Kanani, era ensi eyo n’agiwa Abayisirayiri okubeera omugabo gwabwe,
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.