Add parallel Print Page Options

11 (A)Abayisirayiri ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama era ne basinza Babayaali.

Read full chapter

13 (A)Ne bava ku Mukama ne basinza ba Baali ne Asutoleesi.

Read full chapter

19 (A)Naye omukulembeze olwafanga ne baddamu okweyisanga obubi okukira ne bajjajjaabwe, ne bagobereranga ne baweerezanga era n’okuvuunamiranga bakatonda abalala ne banywerera ku mpisa zaabwe embi olw’emputtu yaabwe.

Read full chapter

(A)Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza ebya sekeri nsanvu[a] okuva mu ssabo lya Baaluberisi. Abimereki n’apangisa abayaaye n’abantu abataalina bya buvunaanyizibwa ne bamugoberera.

Read full chapter

Footnotes

  1. 9:4 ebitundu bya ffeeza ebya sekeri nsanvu byenkana gulaamu lunaana

27 (A)Ne balaga mu nnimiro ne bakungula ezzabbibu zaabwe, ne basogola omubisi, n’oluvannyuma ne bakola embaga mu ssabo lya katonda waabwe, ne balya ne banywa ne bakolimira Abimereki.

Read full chapter

46 (A)Olwawulira ebyo, abatuuze abaali mu kigo kya Sekemu, ne baddukira mu ssabo lya Eruberisi.

Read full chapter