Abaruumi 15:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)Kale kaakano Katonda ow’emirembe, abeerenga nammwe mwenna. Amiina.
Read full chapter
Isaaya 55:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Mumpulirize mujje gye ndi.
Muwulirize mubeere balamu;
nnaabakolera endagaano ey’olubeerera,
era egyo gy’emikisa gyange n’okwagala bye nasuubiza Dawudi.
Ebikolwa by’Abatume 2:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)Kyokka Katonda yamuzuukiza ng’asaanyizaawo obulumi bw’okufa, kubanga okufa tekwayinza kumunyweza.
Read full chapter
Yokaana 10:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)“Nze musumba omulungi. Omusumba omulungi awaayo obulamu bwe olw’endiga.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.