Abaruumi 1:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)Katonda kyeyava abaleka, emitima gyabwe ne girulunkanira eby’obugwagwa ne bawemula emibiri gyabwe bokka na bokka.
Read full chapter
Abaruumi 1:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Bwe baagaana okumanya Katonda, Katonda kyeyava abaleka ne babeera n’omutima omwonoonefu ne bakola ebitasaana.
Read full chapter
1 Basessaloniika 4:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)so si mu kwegomba okw’obukaba ng’abamawanga abatamanyi Katonda bwe bakola.
Read full chapter
Ebyabaleevi 18:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)“ ‘Teweebakanga na musajja nga bwe wandyebase n’omukazi, ekyo kibi ekikyayibwa ennyo.
Read full chapter
Ebyabaleevi 18:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)“ ‘Tokolanga bya nsonyi ku nsolo kubanga ekyo kinaakufuulanga atali mulongoofu. Omukazi teyeewangayo eri ensolo emukoleko ebyensonyi, okwo kwe kuwabira ddala.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.