Add parallel Print Page Options

18 (A)Bwe waayitawo ebbanga ne wabaawo olutalo olulala n’Abafirisuuti e Gobu. Sibbekayi[a] Omukusasi n’atta Safu omu ku bazzukulu b’agasajja gali agawanvu.

Read full chapter

Footnotes

  1. 21:18 Sibbekayi ye yaduumiranga ekibinja ky’eggye lya Dawudi eky’omunaana (1By 27:11). Nzaalwa ya Kusa ekiri mu bukiikaddyo bw’ebuvanjuba bw’e Besirekemu.