Add parallel Print Page Options

Okufa kwa Dawudi

26 (A)Dawudi mutabani wa Yese yali kabaka wa Isirayiri yenna. 27 (B)Yafugira Isirayiri okumala emyaka amakumi ana, nga musanvu yagifugira e Kebbulooni, n’emirala amakumi asatu n’agifugira mu Yerusaalemi. 28 (C)N’afa ng’akaddiye nnyo, ng’ajjudde essanyu olw’emyaka gye yamala ku nsi, mu bugagga ne mu kitiibwa, era Sulemaani mutabani we n’amusikira.

Read full chapter