Add parallel Print Page Options

26 (A)Kabaka Sulemaani yazimba n’ebyombo mu Eziyonigeba[a] okuliraana Erosi mu Edomu, ku lubalama lw’ennyanja Emyufu.

Read full chapter

Footnotes

  1. 9:26 Eziyonigeba Sulemaani bwe yawamba omwalo gw’omu Eziyonigeba, ekyali mu Edomu, kyamusobozesa okusuubuliranga ku Nnyanja Emyufu ne ku Guyanja ogunene ogwa Buyindi

21 Kabaka yalina ebyombo ebyagendanga e Talusiisi n’abasajja ba Kulamu, era buli myaka esatu byaleetanga zaabu n’effeeza, n’amasanga, n’enkoba n’enkima okuva e Talusiisi.

Read full chapter