Add parallel Print Page Options

20 (A)Labiriranga obulamu bwange, obamponye;
    tondekanga mu buswavu,
    kubanga ggwe kiddukiro kyange.
21 (B)Amazima n’obulongoofu bindabirirenga,
    essubi lyange liri mu ggwe.

22 (C)Nunula Isirayiri, Ayi Katonda,
    omuwonye emitawaana gye gyonna.

Read full chapter