Ebikolwa by’Abatume 12:25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Balunabba ne Sawulo Baddayo mu Antiyokiya
25 Balunabba ne Sawulo bwe baamala okutuukiriza ekyabaleeta mu Yerusaalemi, ne baddayo ne Yokaana ayitibwa Makko.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 15:37
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
37 (A)Balunabba n’akkiriza, wabula n’ayagala ne Yokaana Makko agende nabo.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 15:39
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
39 Ne balemwa okukkiriziganya mu nsonga eyo, n’ekyavaamu kwe kwawukana. Balunabba n’atwala Makko ne basaabala ku nnyanja okulaga mu Kupulo.
Read full chapter
Abakkolosaayi 4:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Alisutaluuko, musibe munnange, ne Makko omujjwa wa Balunabba, gwe baabagambako nti bw’aliba ng’aze gye muli mumusembezanga, babatumidde;
Read full chapter
Firemooni 24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)Ne bakozi bannange bano: Makko, ne Alisutaluuko, ne Dema, ne Lukka nabo babalamusizza.
Read full chapter
1 Peetero 5:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Balonde bannammwe mu kkanisa y’e Babulooni, babalamusizza. Ne mutabani wange Makko naye abalamusizza.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 15:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 Naye abamu ku bakkiriza, ab’omu kibiina ky’Abafalisaayo, ne basituka ne bagamba nti Abaamawanga bonna abakkiriza bateekwa okukomolebwa nga bwe kiri mu mateeka ga Musa, era n’okugoberera obulombolombo bwonna ng’empisa z’Ekiyudaaya bwe ziragira.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.